Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kittavvu ky'ensimbi z'abakozi ekya National Social Security Fund (NSSF), kirangiridde nti kituuse ku buzito bwa Trillion 20, wadde ng'ekiruubirirwa kino kyaku kisuubirwa kutuukibwako mu mwaka ogujja ogwa...
Omusirikale wa police agambibwa okuwamba pikipiki ku wa bodaboda neyefuula n'aagibba asimbiddwa mu maaso g'omulamuzi n'aggulwako omusango gw'obubbi. PC Micheal Ahabwe myaka 37 asiimbiddwa mu maaso g'omulamuzi w'eddaala erisooka Siena...
Bannamateeka baddukidde mu kooti etaputa ssemateeka, bagala eggyewo akakalu ka kooti akassibwa ku bantu ababeera bakkiriziddwa okuyimbulwa bawoze nga badda waka, wabula nga tebalina busobozi bukasasula. Bannamateeka nga bakulembeddwamu Amos...
Okukuza olunaku lw'okujjukira omugenzi Archbishop Janaan Luwumu olw'omulundi ogwa 47, emikolo emikulu gibadde ku kyalo gyeyazaalibwa era gyeyaziikibwa e Wigweng Mucwini mu district ye Kitgum. Janaan Luwum eyaliko Ssabalabirizi w'e...
Akakiiko k'eggwanga ak'ebyokulonda kafulumizza enteekateeka y'okujjuza ekifo ky'omubaka omukyala owa district ye Dokolo, ekyalimu omugenzi Cecilia Ogwal. Okulonda kwa nga 21 March 2024. Ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lw'okufa...