Abantu abenjawulo betabye ku kyeggulo ekitegekeddwa ku Skyz Hotel e Nagguru, okusoonderako ssente ez`okusimba ekibira kya Kabaka okwetoolola amasaza ga Buganda gonna. Ekyeggulo kino kitegekeddwa Obwakabaka bwa Buganda nebannywanyi babwo...
Omukasusi w'olunyago Joyce Josephine Lalam, awangulidde Uganda omudaali ogusookedde ddala mu byafaayo mu kukasuka olunyago mu mpaka za African Games eziyindira mu Ghana. Joyce Josephine Lalam akutte ekifo kyakusatu n'awangula...
Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda, The Most Rev Dr. Samuel Stephen Kazimba Mugalu alangiridde enteekateeka z’okukungubagira n’okuziika omulabirizi w’e Mukono eyawummula Bishop Prof. Michael Ssenyimba. Nga 20 March,2024 Ku ssaawa mwenda...
Minister wa government ez’ebitundu era akola ku nsonga z'ebweru wa Buganda Owek Joseph Kawuki atuuzizza Omubaka wa Ssaabasajja mu ssaza lye Busia, Tororo ne Malaba Ow'ek. Ssenkumba Joseph n'omumyuuka we...
Abamegganyi 60 abeetaba mu Program Entanda ya Buganda 2023 ku CBS FM bonna baweereddwa ebirabo byabwe. Omukolo gw'okubakwasa ebirabo guyindidde mu luggya lwa Bulange e Mengo. Ebirabo ebibaweereddwa kuliko...
Akakiiko k'eddembe ly'obuntu mu district ye Wakiso kasazeewo okuwandiikira ekitongole kya government ekirondoola obutonde bw'ensi aka National Environment Management Authority NEMA wamu n'ebitongole bya government ebiwa olukusa kkampuni ezikuba amayinja...
Ssetendekero y'Obwakabaka Muteesa I Royal University kyaddaaki efunye Charter gyebadde erindiridde okumala ebbanga. University Charter kyekiwandiiko ekyoku ntikko ekitongole ekirondoola amatendekero agawaggulu ki National Council for Higher Education gyekiwa University...