Ekibiina ekiddukanya omupiira ku ssemazinga Africa ekya CAF, kironze ddifiri munnayuganda Shamirah Nabadda, okulamula mu mpaka za Africa Cup of Nations eza 2025 ezabazannyi abatasussa myaka 20 egy'obukulu. Empaka...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabazannyi abatasusza myaka 17 egy'obukulu eya Uganda Cubs ekubiddwa Burkina Faso goolo 3-2, mu mupiira ogw'omukwano mu kwetegekera empaka za Africa Cup of Nations U17 ez'omwaka...
Kyaddaaki ekitongole ekikuba mu kyapa ebiwandiiko ebitongole ebya government, ekya Uganda printing and publishing Corporation kifulumizza mu kyapa ebyava mu kalulu k'okuddamu okulonda omubaka wa Kawempe North akaawangulwa munna NUP...
Obululu bw'empaka za Stanbic Uganda Cup obw'omutendera gwa ttiimu 16 bukwatiddwa leero nga 11 March,2025, nga bannantamegwa b'empaka ezaasembayo 2023/2024 aba Kitara akalulu kabasudde ku club ya Gaddafi. Obululu...
Police e Kamuli ekutte omusirikale waayo Sgt Etappu Jimmy era nga ye OC we Balawori police post, kubigambibwa nti akubye Kawongole Ediriisa amasasi agamusse. Omugenzi abadde mutuuze we Butalage mu...
Akakiiko ka parliament akakuba ttooki n'okusunsula abakulu President Museveni babeera awadde obukulu, kamalirizza okusunsula governor wa banka enkulu ey'eggwanga Dr. Micheal Ating-Ego n'omumyuka we Prof Augustus Nuwagaba. Abakulu babuukeereza enkokola...