Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, egyeyo omusango gw’ebadde yatwala mu kakiiko akatawulula enkayana mu by'emizannyo munsi yonna eka Court of Arbitration for...
Emizannyo gy'amasomero ga secondary agali ku musingi gw’Obusiramu egya UMEA Solidarity Games season ya 2025, mu butongole gigguddwawo ku ssomero lya Namagabi SS e Kayunga, era amasomero ku mulundi guno...
Abawagizi ba club ya Arsenal eya Bungereza bakyaabinuka masejjere, olw’obuwanguzi bwe batuseeko mu kiro ekikeseza olwaleero, bwebakubye Real Madrid eya Spain goolo 3-0 mu mupiira ogubaddeko n’obugombe. Omupiira guno...
Club ya Police egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, efuumudde abadde omutendesi waayo Simon Peter Mugerwa, nga bamulanga olw'omutindo gwa club eno ogukyagaanye okweyongerako. Simon...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku ssemazinga Africa ekya CAF, kironze ddifiri munnayuganda Shamirah Nabadda, okulamula mu mpaka za Africa Cup of Nations eza 2025 ezabazannyi abatasussa myaka 20 egy'obukulu. Empaka...