Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026
Nnaalinnya Lubuga Agnes Nnabaloga atemye evvuunike ly’ekizimbe ku Muteesa I Royal University – okujjuukirirako amatikkira ga Kabaka Mutebi II ag’omulundi ogwa 33
Government ya Uganda esindise Olala Otunu avuganye ku kifo kya Ssaabawandiisi wa United Nations
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Omukulembeze weggwanga Yoweri Tibuhaburwa Kaguta Museveni era ssentebbe wekibiina kya NRM asunsuddwa akakiiko kebyokulonda okuddamu okuvuganya ku ntebbe yobukulembeze bweggwanga lino ekisanja ekyomukaaga, naalabula bagambye nti bateekateeka okutabangula emirembe nga bakolagana nabebweeru nti agenda kubakolako.

Omukulembeze weggwanga Yoweri Tibuhaburwa Kaguta Museveni era ssentebbe wekibiina kya NRM asunsuddwa akakiiko kebyokulonda okuddamu okuvuganya ku ntebbe yobukulembeze bweggwanga lino ekisanja ekyomukaaga, naalabula bagambye nti bateekateeka okutabangula emirembe nga...

Read more

Bannabyabufuzi abayaayaana okutwaala entebbe yobukulembeze bweggwanga lino tebaakaanyiza nakakiiko kebyokulonda, kubyokubekebejja ekirwadde kya covid19 nga tebana kugenda Kyambogo kwewandiisa eri akakiiko kebyokulonda.

Bannabyabufuzi abayaayaana okutwaala entebbe yobukulembeze bweggwanga lino tebaakaanyiza nakakiiko kebyokulonda,  kubyokubekebejja ekirwadde kya covid19 nga tebana kugenda Kyambogo kwewandiisa eri akakiiko kebyokulonda Akakiiko kebyokulonda olwaleero kasisinkanye bannabyabufuzi bonna,akakiiko kebaakakasiza emikono...

Read more

Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza era nekyaanjula eri eggwanga mu butongole ekifanaanyi kyomukulembeze wekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu, kyagenda okukozesa mu kunoonya akalulu komwaka oguggya 2021 nga ekifanaanyi kyekimu kyekigya okukozesa ku kakonge kobululu komwa 2021.

Ekibiina kya National Unity Platform kitongoza era nekyaanjula eri eggwanga mu butongole  ekifanaanyi kyomukulembeze wekibiina kino Robert Kyagulanyi Ssentamu, kyagenda okukozesa mu kunoonya akalulu komwaka oguggya 2021 nga ekifanaanyi kyekimu...

Read more

Abakulu mu kibiina kya democratic party bali mu kasattira olwabamu ku bannakibiina kino okulangirira mu lwaatu nti ssi bakuwagira ssenkaggale wekibiina kino Norbert Mao kubwa president bweggwanga nti bakuwagira Robert Kyagulanyi Ssentamu kubwa president.

Abakulu mu kibiina kya democratic party bali mu kasattira  olwabamu ku bannakibiina kino okulangirira mu lwaatu nti ssi bakuwagira ssenkaggale wekibiina kino Norbert Mao kubwa president bweggwanga nti bakuwagira Robert...

Read more
Page 60 of 63 1 59 60 61 63

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist