• Latest
  • Trending
  • All

Bannakibiina kya National Unity Platform basabye akakiiko ke byokulonda okukoma ku bakuuma ddembe abali mu kawefube wo kutimbulula no kuwamba ebipande bya besimbyewo ku kaadi ye kibiina ku bifo ebyenjawulo.

October 23, 2020
Fairland University e Jinja eddukidde mu kooti – erumiriza UPDF okwekomya ettaka lyayo

Fairland University e Jinja eddukidde mu kooti – erumiriza UPDF okwekomya ettaka lyayo

June 9, 2023
Abazaalisa e Kibiri batubidde n’ebbujje – Nakawere olumaze okuzaala naabulawo

Abazaalisa e Kibiri batubidde n’ebbujje – Nakawere olumaze okuzaala naabulawo

June 9, 2023
Heroes day!

Heroes day!

June 9, 2023
Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

Abe Buluuli baleese oluwalo lwabwe embuga

June 8, 2023
Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

June 8, 2023
Tuwagire Ebika byaffe tunyweze Namulondo – omulamwa gw’amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 30

Tuwagire Ebika byaffe tunyweze Namulondo – omulamwa gw’amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 30

June 8, 2023
Kato Lubwama – yalina n’ekitone ky’okusamba omupiira

Kato Lubwama – yalina n’ekitone ky’okusamba omupiira

June 8, 2023
Wells of Life mu America bakutwala mu maaso omukago n’Obwakabaka bwa Buganda

Wells of Life mu America bakutwala mu maaso omukago n’Obwakabaka bwa Buganda

June 8, 2023
President Museven ayogeddeko eri eggwanga – agumizza bannauganda tewali mbeera etiisa

President Museven ayogeddeko eri eggwanga – agumizza bannauganda tewali mbeera etiisa

June 7, 2023
Ennyumba z’abasirikale ba police 7 zisirikidde mu muliro – gukutte ku police ya Kira road

Ennyumba z’abasirikale ba police 7 zisirikidde mu muliro – gukutte ku police ya Kira road

June 7, 2023
CBS FM ekungubagidde Kato Lubwama – “yali mukozi omuyiiya ate nga teyerya ntama”

CBS FM ekungubagidde Kato Lubwama – “yali mukozi omuyiiya ate nga teyerya ntama”

June 7, 2023
Omusirikale wa police attiddwa abanyazi b’ente e Kalamoja

Omusirikale wa police attiddwa abanyazi b’ente e Kalamoja

June 7, 2023
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bannakibiina kya National Unity Platform basabye akakiiko ke byokulonda okukoma ku bakuuma ddembe abali mu kawefube wo kutimbulula no kuwamba ebipande bya besimbyewo ku kaadi ye kibiina ku bifo ebyenjawulo.

by Elis
October 23, 2020
in Amawulire, Features, News, Opinions, Politics, Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Court declines to block nomination of NUP candidates

Bannakibiina kya National Unity Platform basabye akakiiko ke byokulonda okukoma ku bakuuma ddembe abali mu kawefube wo kutimbulula no kuwamba ebipande bya besimbyewo ku kaadi ye kibiina ku bifo ebyenjawulo.

Omwogezi wa Police Fred Enanga gyebuvuddeko yalangirira nti bakutimbulula ebipande byonna era ebiwambe kubanga byaatimbibwa bubi mu kibuga Kampala nebitundu byeggwanga ebirala.

Bino we bijjidde nga Ministry ye Kampala olwa leero esuubirwa okufulumya obukwakulizo obwatereddwawo okugoberera mu kutimba ebipande bya banabyabufuzi mu Kampala.

Wabula bannakibiina kya National Unity Platform bagamba nti Police kano kabadi keyeekwekamu okutimbulula ebipande byabannakibiina kino kasita bisangibwaako ekifanaanyi kyomukulembeze wekibiina kino.

Ebimu ku bitundu ewali ekizibu kino kuliko munisipaali ye Mukono, Jinja , mu kampala wakati, Busujju, Masaka ,Makindye ngebimu ku bipande bitimbululwa mu mattumbi budde ate ebirala bikuulwaamu amaaso, songa ebirala Police ebiwamba misana ttuku nokukwaata abamu ku bantu beesanga nabyo nga babisuutasuuta.

Betty Nambooze Bakireke omubaka wa munisipaali ye Mukono agambye nti nnaku ntono eziyise Police yagenda mu kitundu kye neewamba ebipande bino, nti ngerumiriza nti ekipande kyomubaka Kyagulanyi kyamukubwa ayambadde ebintu ebyefaanyiriza ebyebitongole ebikuuma ddembe.

Allan Ssewanyana omubaka wa Makindye West asoomozeza akakiiko kebyokulonda kaveeyo katangaaze ku nsonga eno, kakome nekubitongole ebikuuma ddembe okukomya effujjo lino.

Omwogezi wakakiiko kebyokulonda mu ggwanga Paul Bukenya bwatuukiriddwa ku kwemulugunya kwabannabyabufuzi bano agambye nti akakiiko tekanafuna kwemulugunya kuno , kwekubasaba bakutwaale eri akakiiko kano ensonga eno egya kugonjoolwa.

Olunaku olweggulo, ssentebbe wakakiiko kebyokulonda omulamuzi Simon Byabakama Mugenyi yalabudde bannabyabafuzi abatimba ebipande okweewala okubitimba ku mitti gyamasanyalaze, ku bupande bwokunguudo obulungamya ebyentambula, ku pipe za camera enkesi nebirala.

ShareTweetPin
Elis

Elis

Recent Posts

  • Fairland University e Jinja eddukidde mu kooti – erumiriza UPDF okwekomya ettaka lyayo
  • Abazaalisa e Kibiri batubidde n’ebbujje – Nakawere olumaze okuzaala naabulawo
  • Heroes day!
  • Abe Buluuli baleese oluwalo lwabwe embuga
  • Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest

Abasimattuse akabenje nebagwa mu njuki – abadduukirize tebabalabako

May 5, 2023
Konnrad Adenuer Foundation bakyaliddeko Katikkiro Mayiga

Konnrad Adenuer Foundation bakyaliddeko Katikkiro Mayiga

May 5, 2023
Abakozi ba mobile money 3 bakwatiddwa – byekuusa ku bukadde bwa shs 150 obwababbiddwako e Kyotera ku mudumu gw’emmundu

Abakozi ba mobile money 3 bakwatiddwa – byekuusa ku bukadde bwa shs 150 obwababbiddwako e Kyotera ku mudumu gw’emmundu

June 4, 2023
Al Shabaab yatta abajaasi ba Uganda 54 e Somalia – abaduumizi ba UPDF 2 bakwatiddwa ku byekuusa ku bulumbaganyi buno

Al Shabaab yatta abajaasi ba Uganda 54 e Somalia – abaduumizi ba UPDF 2 bakwatiddwa ku byekuusa ku bulumbaganyi buno

June 4, 2023
Kooti esazizaamu omusango gw’okulima enjaga n’amayirungi mu Uganda

Kooti esazizaamu omusango gw’okulima enjaga n’amayirungi mu Uganda

May 5, 2023

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Fairland University e Jinja eddukidde mu kooti – erumiriza UPDF okwekomya ettaka lyayo

Fairland University e Jinja eddukidde mu kooti – erumiriza UPDF okwekomya ettaka lyayo

June 9, 2023
Abazaalisa e Kibiri batubidde n’ebbujje – Nakawere olumaze okuzaala naabulawo

Abazaalisa e Kibiri batubidde n’ebbujje – Nakawere olumaze okuzaala naabulawo

June 9, 2023
Heroes day!

Heroes day!

June 9, 2023
Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

Abe Buluuli baleese oluwalo lwabwe embuga

June 8, 2023
Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

Abe Buvuma batubidde ne ambulance ezitalina mafuta n’amasomero agatalina bikozesebwa

June 8, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist