Ekitongole kya bambega ba police ekinoonyereza ku misango kiwadde minister Omubeezi ow’ensonga ze Kalamoja Agnes Nandutu amagezi agende ku police akole statement ,ku bigambibwa nti yoomu ku beegabanya amabaati g’abawejjere...
Minister w'ensonga ze Kalamoja Mary Gorreti Kitutu essaawa yonna asuubirwa okusimbibwa mu kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo aggulweko emisango 2 egyobuli bwenguzi. Ssaabawaabi wa government Jane Frances Abodo yalagidde...
Ababaka ba parliament owa Kawempe North Muhammed Ssegirinya nowa Makindye west Allan Ssewanyana tebafunye mukisa kwogerako mu parliament.m oluvannyuma lw'ebbaga erisoba mu mwaka mulamba n'ekitundu nga bali mu kkomera. Ababaka...
Omuyizi abadde mu mwaka ogw'okusatu atiddwa mu kwekalakaasa okumaamidde ekibuga kya Kenya Nairobi, ng'abantu bekalakaasa olw'ebbeeyi y'ebintu okulinnya, nga kigambibwa nti bakumiddwamu omuliro bannabyabufuzi ab'ekibiina kya Azimio. Omuyizi abadde asomera...