Parliament esiimudde mu mateeka ga Uganda ezimu ku nnyingo z'amateeka, ezizze ziranngirirwa kkooti etaputa ssemateeka ne kkooti ensukulumu nti zimenya ssemateeka w'eggwanga. Ekitongole Kya Police kyekisinze okukosebwa mu nnongosereza eziyisiddwa...
Entiisa ebutikidde abakulembeze ba Kyengera Town Council bwebatuuse ku kitebe kya Town Council eno nga wofiisi zabwe zimansiddwako omusaayi n’ebiragalalagala n’ekigendererwa ekitanamanyika. Ofiisi esinze okuyiibwako ebintu enyo ye ya Mayor...
Olukiiko lwaba minister ku ludda oluvuganya government lutandise ku nteekateeka y’okukungaanya ebirowoozo okuva mu babaka booludda oluvuganya government, kwebyo byebandyagadde biteekebweko essira mu mbalirira yeggwanga eyomwaka ogujja 2023/2024. Embalirira eno...
Abadde munnamateeka omukulu ow’ekibiina ki National Unity Platform Anthony Wameli aziikiddwa ku biggya byabajjajjabe ku kyalo Bukhaweka mu district ye Namisindwa. Abadde munnamateeka omukulu ow’ekibiina ki National Unity Platform Anthony...
President wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu azeemu okukikaatiriza nti ekibiina kya NUP tekisobola kuteesa na President wéggwanga Yoweri Kaguta Museveni, okuggyako ngábagamba kimu nti agenda kuwaayo obuyiza naye ekitali ekyo...
Omukulembeze wékibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine awadde abantu be Serere amagezi nti balonde enkyukakyuka mu kalulu akagenda okubaayo ku lwókuna lwa wiiki eno ak'okujjuza ekifo kyómubaka wa...
Wabaluseewo obutakkaanya wakati wa ssabaminister Robina Nabbanja Musafiiri nábabaka ba Parliament mu kitundu kye West Nile, entabwe eva ku government okulangirira nti mu bbbanga lya myezi 3 gyokka okuva kati...
Bannamateeka b'ababaka Allan Ssewanyana ne Mohammed Sseggirinya nga bakulembeddwamu lord mayor Erias Lukwago n'ababaka abalala ab'oludda oluvuganya bakonkomalidde ku kkomera e Kigo, gyebabadde bagenze okuweebwa ababaka bano ababiri. Omulamuzi wa...