Ababaka ba parliament bannakibiina kya NRM bayitiddwa mu lusirika olwenjawulo e Kyankwanzi. Ensonga ezigenda okwogerwako tezinalambululwa. Ensisinkano eno yakubeerawo okuva ng'ennaku z'omwezi 27 omwezi guno ogwa May okutuuka nga 05...
Sipiika wa parliament Anitah Annet Among alangidde ba minister n'ababaka ba parliament olw'okwebulankanya mu ntuula za parliament, agambye nti buno bulyi bwa nguzi bwennyini. Sipiika agambye nti ba minister bano...
Lord Mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago yekubidde enduulu eri parliament ng'agamba nti minister omubeezi owa Kampala Kabuye Kyofatogabye asusse okumusindikira obubaka obumutiIsatiIsa ng'amulabula okwesonyiwa ensonga z'enguudo za Kampala nti...
Sipiika wa parliament Anitah Annet Among alabudde bannauganda okukomya okukyakyankya n'okujaguza ng'omuntu afudde, n'agamba nti kiba kikolwa ekikontana n'obuwangwa ng'ate kireka enyiike mu mitima gy'abantu. Sipiika abadde aggulawo olutuula lwa...
President Yoweri Kaguta Museven avumiridde abatemu abasse Tusuubira Isma Lubega amanyiddwa nga Isma Olaxes oba Jajja Ichuli. Ichuli yakubiddwa amasasi agaamuttiddewo bweyabadde adda mu maka ge e Kyanja mu...
Sipiika wa Parliament Annet Anita Among alagidde akakiiko ka parliament akakola ku nsonga zóbwa president, okukola okunoonyereza nookuleeta alipoota ku nneyisa yábabaka ba president mu bitundu (RDCs). Byebalina okunoonyerezzaako kwekuli...
Minister omubeezi ow'e Kalamoja era omubaka omukyala ow'e Buduuda Agnes Nandutu ayimbuddwa ku kakalu ka kooti ka bukadde bwa shs 10 ez'obuliwo. Abamweyimiridde abakulembeddwamu omubaka wa Budaadiri East Nandala Mafaabi...
Minister omubeezi ow'ensonga z'e Karamoja era ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu aziddwayo e Luzira, okutuusa olunaku lwenkya nga 04.may,2023 omulamuzi lw'anaasalawo oba ng'akkirizibwa okweyimirirwa ku kakalu...