• Latest
  • Trending
  • All
Besigye avumiridde ekyókusiba ddereeva wéssiga eddamuzi – yemulugunya ku musaala

President Museven asuubizza abé Masaka enkulaakulana – abalagidde baleme kugitabikamu byabufuzi

May 23, 2023
Abakulembeze ba Buganda basomeseddwa ku bikwata kukusiga ensimbi mu migabo

Abakulembeze ba Buganda basomeseddwa ku bikwata kukusiga ensimbi mu migabo

October 4, 2023
Police eyimirizza eby’okwaniriza president wa NUP ku kisaawe e Ntebbe

Police eyimirizza eby’okwaniriza president wa NUP ku kisaawe e Ntebbe

October 4, 2023

FIFA U20 women World cup – Uganda erumbye Mozambique

October 4, 2023
Omusinga Charles Wesley Mumbeere atuuse ku butaka oluvannyuma lw’emyaka 7

Omusinga Charles Wesley Mumbeere atuuse ku butaka oluvannyuma lw’emyaka 7

October 4, 2023
Abata kazambi mu Kampala ng’enkuba etonnya baakukangavvulwa

Abata kazambi mu Kampala ng’enkuba etonnya baakukangavvulwa

October 4, 2023
Police ewandagazza amasasi e Ssembabule –  ddereeva wa mmotoka azibye ekkubo

Bus ya Global efunye akabenje – abasoba mu 50 basimattuse abalala bamenyesemenyese

October 4, 2023
Kenneth Kimera azannyira mu Gomba FC – yaasinze okucanga endiba mu September,2023

Kenneth Kimera azannyira mu Gomba FC – yaasinze okucanga endiba mu September,2023

October 3, 2023
Omuliro gusaanyizaawo police ku nsalo ya Uganda ne Kenya

Omuliro gusaanyizaawo police ku nsalo ya Uganda ne Kenya

October 3, 2023
Omwoleso gwa bannamakolero 2023 gutandise – gwesigamye ku bya mirimu n’omutindo gw’ebikolebwa

Omwoleso gwa bannamakolero 2023 gutandise – gwesigamye ku bya mirimu n’omutindo gw’ebikolebwa

October 3, 2023
BUCADEF efunye boodi empya – ekulirwa Dr.Benon Ssekamatte

BUCADEF efunye boodi empya – ekulirwa Dr.Benon Ssekamatte

October 3, 2023
Ameefuga ga Uganda ag’omulundi ogwe 61 – abantu 41 bebagenda okuweebwa emidaali

Ameefuga ga Uganda ag’omulundi ogwe 61 – abantu 41 bebagenda okuweebwa emidaali

October 3, 2023
Ababaka ba Acholi bakalambidde ku nsonga z’okusengula abalaalo mu kitundu kyabwe

Ababaka ba Acholi bakalambidde ku nsonga z’okusengula abalaalo mu kitundu kyabwe

October 3, 2023
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Politics

President Museven asuubizza abé Masaka enkulaakulana – abalagidde baleme kugitabikamu byabufuzi

by Namubiru Juliet
May 23, 2023
in Politics
0 0
0
Besigye avumiridde ekyókusiba ddereeva wéssiga eddamuzi – yemulugunya ku musaala
0
SHARES
86
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

President Yoweri Kaguta Museveni asuubizza nti alina enteekateeka nnene ey’okuggya banna Uganda mu bwavu mwebeekuyengera, era násaba abantu obutatabika byabufuzi mu nkulaakulana.

President agambye nti  aluubirira abantu bonna balekere awo okukola mmere ya leero, wabula bakole nga bafissa ne ku nsimbi.

Agambye nti government netegefu okukituukiriza mu buli kitundu kya ggwanga, nga kigenda kukolebwa kitundu ku kitundu.

Abadde Masaka ku kulambula kwaliko mu bbendobendo eryo okugenda okumala ennaku 3,  nagamba nti ebyenkulaakulana tebisaana kutabiikirizibwamu byabufuzi,  olwo abantu lwebajja okuganyulwa ekyenkanyi mu nteekateeka za government ez’okubaggya mu bwavu babeere mu bulamu obweyagaza.

Mu kulambula kuno president Museven asuubizza abavubuka abalina ebibiina byebegattiramu okubawa ensimbi, bongere okwekulaakulanya.
Mu basuubira okuwebwa ensimbi zino kuliko abe Kamuzinda mu gombolola ye Kyanamukaaka mu district ye Masaka,   aba Bukoto Central youth link abegattira mu kibiina kyabwe ekya Buyasso Coffee factory ekirimu ba memba abasoba mu 2000 ,nga begattira wamu mu kulima emmwanyi.
Ssentebe we kibiina kino ategeezezza President Museven nti basoomoozebwa mu bye ntambula nebasaba abawe FUSO box body n’akkiriza okugibawa.
Bano era basabye president abawe ekyuma ekikuba kaawa president kyabasuubizza.

Olukungaana olusoose mu Buddu President Museven  alukubye ku Masaka Liberation Grounds nga lwetabiddwamu ebikonge bya NRM kyenkana byonna ne banna Buddu bangi ddala.

Bisakiddwa:  Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakulembeze ba Buganda basomeseddwa ku bikwata kukusiga ensimbi mu migabo
  • Police eyimirizza eby’okwaniriza president wa NUP ku kisaawe e Ntebbe
  • FIFA U20 women World cup – Uganda erumbye Mozambique
  • Omusinga Charles Wesley Mumbeere atuuse ku butaka oluvannyuma lw’emyaka 7
  • Abata kazambi mu Kampala ng’enkuba etonnya baakukangavvulwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist