Bya Ddungu Davis Abadde sipiika wa parliament ya Uganda Jacob L'okori Oulanyah aziikiddwa ku kyalo Ajuri mu gombolola ye Lalogi mu district ye Omoro. Oulanyah aziikiddwa oluvannyuma lw'ennaku 20...
Club ya Vipers eyongedde okwenywereza ku ntikko ya liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, ekubye club ya Mbarara City goolo 2-0. Omupiira guno guzanyidwa mu kisaawe kye Kakyeka...
Ebyoto ebikumiddwa ku parliament nga biteta Ababaka ba parliament n'abamu ku bakozi, basuze ku parliament nga bakungubagira eyali sipiika Jacob Oulanyah. Wakumiddwawo ebyoto ng'akabonero ak'okukuma olumbe....
Couch wa SC Villa Petros Koukouras Bya Issah Kimbugwe Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga kiyita mu kakiiko ka FUFA Competitions Disciplinary Committeee, kitanzizza...
Ekitongole ekivunanizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board, (UNEB), kitegezezza nti ekyókusaba abazadde endaga muntu, olwo abaana babwe balyoke bawandiisibwe okutuula ebigezo ebyakamalirizo, nti sikyekimu ku bukwakkulizo...
Sipiika Anita Among, nómumyuka we Thomas Tayebwa, omumyuka wómukulembeze wéggwanga Jesca Alupo ne ssamanisiter wéggwanga Robinah Nabbanja nábabaka ba parliament nga baaniriza omubiri gwéyali...
Ebizimbe okugenda okubeera Kkooti ensukkulumu nejulirwamu ebibadde biteekeddwa okumalirizibwa mu June omwaka guno 2022, bijulidde kumalirizibwa mu November omwaka guno. Eddimu ly'okuzimba kkooti zino lyagyibwako engalo ku nkomerero ya 2019...