Obwakabaka bwa Buganda butongoza bboodi empya eya kkampuni y’essimu eya K2 Telecom ejjudde. Omulangira Arthur Mawanda alondeddwa nga Ssenkulu waayo ate Omukungu Sekabembe William ye ssentebe wa bboodi eno. Omulangira...
Bannanyini business ezenjawulo mu district ye Gomba batendekeddwa ku ngeri gyebayinza okuganyulwa mu nteekateeka ey'okusima omudumu ogugenda okutambuza amafuta okuva mu bitundu ebye Bunyoro okutuuka mu Tanzania. Ekitongole kyeby'amafuta mu...
Omwoleso gwa CBS PEWOSA Nsindikanjake ogukulungudde ennaku 5 nga guyindira mu Lubiri e Mengo guggaddwawo. Omumyuka owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa yagugaddewo n'asaba abantu...
Ba ssentebe b'ebyalo 11 abakola omuluka gw'eKiti e Bukulula mu district y'eKalungu bayisizza ebiragiro mwebaweredde abasuubuzi bonna obutaddamu kutambuza nte mu kitundu ekyo, okusukka essaawa emu ey'akawungeezi. Nga bakulembeddwamu Sserunkuuma...
Government ya Kenya egyewo ekkoligo lyeyali etadde ku mata agava mu mawanga ga East Africa nga ne Uganda mwogitwalidde. Ekitongole Kya Kenya ekivunanyizibwa ku mata ki Kenya Dairy Board wiiki...
Abalimi b'emmwanyi bongedde okufuna essuubi olw'enkuba eyeyongera okutonnya, eviiriddeko emmwanyi zabwe okumulisa n'ezibadde zaakosebwa omusana zitandise okutinta. Abalimi aboogeddeko ne CBS mu gombolola ye Kibinge mu district ye Bukomansimbi mu...