Abatuuze ku kyalo Kasambya mu town council ye Kyotera babunye emiwabo akawungeezi, omuvubuka abadde ayokya ebyuma bwakubiddwa ekintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nekimumenya amagulu, nekireka abalala babiri nga bapooca n’ebisago eby'amaanyi....
Bannamateeka abakola ogw’Okuwolereza abali mu buzibu basabiddwa okukola emirimu gyabwe wakati mu bwesimbu, kimalewo ebibogerwako nti bakumpanya ba bbaluwa. Bino bituukiddewo mu kiseera nga bannansi bazze beekokkola abamu ku beeyita...
General . Muhoozi Kainerugaba mutabani wa president wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa. Muhoozi yazaalibwa nga 24 April,1974 e Dar-es-Salaamu mu Tanzania. Nga wa myaka 5 egy'obukulu...
Gen.Muhoozi Kainerugaba alangiriddwa ng'Omuduumizi w'eggye ly'eggwanga erya UPDF. Gen.Muhoozi abadde omuwi w'amagezi ku nsonga z'ebyokwerinda eri president Museven era nga ye kitaawe, azze mu bigere bya Gen.Wilson Mbasu Mbadi alondeddwa...
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven awummuza abamu ku ba minister ate n'aleeta abapya. Gen.Wilson Mbasu Mbadi Abapya abaleeteddwa kuliko Gen. Wilson Mbasu Mbadi abadde Ssaabaduumizi...
Entiisa ebutikiidde abatuuze ku kyaalo Nakitokolo mu Kyengera Town Kanso,omusirikale Josephat Niwampayire akolera mu kampuni ekuuma ey'obwannanyini bwavudde mu mbeera nakuba mukyala we amasasi naye namala neyekuba Omusirikale ono bwakubye...