Laddu ekubye abayizi 32 n'abasomesa basatu ku ssomero lya Kembo Nuuhu Islamic Primary school mu bizinga eby'eBuvuma. Laddu ebakubidde mu namuttikwa w'enkuba afudembye emisana ga leero, baddusibwa mu ddwaliro e...
Dr.Monica Musenero minister wa science ne Technology era akulira ekitongole kya Preside ekinoonyereza n'okukola eddagala lya Covid 19 mu Uganda. Wofiisi ya Kaliisoliiso wa government aweereddwa...
Owek. David Kiwalabye Male ngaliko ennyumba y'ennono gyeyetegereza Minisita w’obuwangwa, ennono n’obulambuzi mu Bwakabaka bwa Buganda Owek. David Kiwalabye Male ayagala abantu bonna beesenza ku ttaka...
Kalina ya myaliriro esatu egudde e Nalumunye Katale Ekizimbe kya kalina ekirala kigudde mu bitundu bye Nalumunye Katale Bukwenda Kyengera Town council mu district ye Wakiso,...
Minister w'ettaka Judith Nabakooba Minister w'ettaka mu ggwanga Judith Nabakooba awandiikidde Ssaabaduumizi wa Police Martin Okoth Ochola, alagire abasirikale be okufulumya obutambi bwa camera ku byaliwo,...
Amos Lugoloobi minister w'ebyensimbi Government ya Uganda efulumizza alipoota ekwata ku mabanja g'eggwanga lino, gaali trillion 73 n'obuwumbi 496 december wa 2021 weyaggwerako. Amabanja gano gaweza...
Obuduuka obuyidde ku National Theatre Police mu Kampala n'emiriraano etandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omuliro ogusaanyizzaawo amaduuka g'abasuubuzi ku National Theatre mu Kampala. Omuliro guno gusaanyizzaawo amaduuka...