Kikakasiddwa nti abaddu ba Allah abayisiramu bagenda kusaala Idd El Fitr olunaku olw’enkya ku lw’okutaano, oluvanyuma lw’omwezi oguggalawo ekisiibo okulabika olwaleero. Kino kitegeeza nti abayisiramu basiibye ennaku 29 nga bajjuza...
Police ye Mukono etandise okunoonyereza okuzuula ekituufu ekiviiriddeko omuliro ogukutte enju nemufiiramu abaana 2 mu kiro. Bino bibaddewo mu ssaawa nga 4 ez’ekiro mu Zone eya Kikooza ekisangibwa mu division...
Omukiro ogukutte enkambi y’abasirikale ku Police ye Ntinda gusaanyizzaawo ebintu byabwe byonna ne offiisi ya police y’ebidduka ne fayiro ezibaddemu zisanyeewo. Omuliro guno gukutte mu kiro era ng'obuyumbwa bwa police...
President w'eggwanga Gen Yoweri Kaguta Museveni alagidde Ministry y'ebyensimbi okufulumya ensimbi obuwumbi 6 eziwe ekitongole kya KCCA kisobole okukola ku binnya ebiri mu Kibuga Kampala President ekiragiro kino akiweeredde mu...
Minister omubeezi ow'ensonga ze Kalamoja Agnes Nandutu asindikiddwa mu kkomera e Luzira okutuusa nga 03 May,2023 lwanadda mu kooti okusomebwa emisango gy'okwezibika eminwe gy'amabaati 2000 egyali girina òkuwebwa abantu abanaku...
Ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala KCCA kikakasizza nti kyakukola ekisoboka okuddaabiriza enguudo zonna eziri mu mbeera embi mu Kibuga Kampala, nga kikozesa ensimbi ezigenda okuva mu kittavvu ky’eggwanga eky’enguudo ki Uganda...
Abatuuze n'abavubi ku mwalo Bwagu mu gombolola ye Malongo mu district ye Mayuge bawanjagudde ekitongole ekya Uganda wildlife Authority okubayamba ku ggoonya ezibafuukidde ekizibu. Bagamba nti mu myezi esatu gyokka...
Ssabawaabi wa government Jane Frances Abodo aguddewo file ezisoba mu 45 ku bakungu ba government omuli ba minister , vice president, CAO nabalala abenyigira mukubulakanya amabati agaalina okugabirwa aba Karamoja....