Abatuuze mu kibuga Lukaya mu district y'eKalungu bali mu kiyongobero amazzi gawaguzza okuva mu migga negaggwera mu maduuka n'amayumba g'abatuuze. Amazzi gano gaawaguzza okuva mu migga egiriraanyeewo okuli Kaasokengo ne...
Minister omubeezi ow'abakozi n'emirimu Rtd Col Charles Okello Engola Mac-Odwogo akubiddwa ebyasi ebimuttiddewo. Amasasi bagamukubidde mu maka ge mu bitundu bye Kyanja mu Kampala. Omukuumi we owokulusegere Private Sabiti Wilson...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa yeweza okufaafagana n'abakozi ba government abagufudde omugano okulya enguzi n'okwezibika ebintu bya government, nti bonna bakubizza n'okubasiba abasibe. Agambye nti abakozi n'abakungu ba government bakoze...
Omwana ow'emyaka 4 afiiridde mu nkuba ekedde okufudemba mu bitundu bye Kasese n'abalala 2 baddusiddwa mu ddwaliro. Bino bigudde ku kyalo Butera mu gombolola ye Buhurira mu district ye Kasese....
Olwa leero ennaku z'omwezi ziri 01 May,2023 lunaku lwa kwefumiitiriza ku nsonga ezikwata ku bakozi munsi yonna. Emikolo emikulu mu Uganda gitegekeddwa mu district ye Namutumba, president w'eggwanga Yoweri Kaguta...
Abantu 2 okuli omuyizi w'essomero bebafiriddewo ate omuntu omu nasimattuka, ekirombe mwebabadde basima omusenyu kibagwiridde. Ekirombe kino kisangibwa Karandagasi mu muluka gwe Kitojo mu ggombolola ye Bubaare mu district ye...