Omukozi w'awaka agambibwa okukwata ekiti nakisonseka mu bukyala bwebujje n'abutaagula asimbiddwa mu kkooti enkulu mu Kampala naggulwako omusango gw'okukabasanya atanneetuuka. Mwana muwala Alice Kiiza ow'emyaka 25 kigambibwa mu August 2021...
Ekibinja ky’abavubuka n’abayizi abasoba mu 150 bayisizza ebivvulu nga balaga okusiima kwabwe eri parliament ya Uganda ne president Museven olwókuyisa etteeka erirwanyisa ebisiyaga. Abavubuka bano bakumbye mu mirembe nga boolekera...
Police mu district ye Bukomansimbi ekutte abamu ku bakozi ku kitebe kya district eno, ku bigambibwa nti bandiba nga balina kyebamanyi ku bunyazi obwakoleddwa ku kitebe, computer kika kya laptop...
Abatuuze be Namanzaali mu gombolola ye Mazuba e Namutumba baguddemu enkyukwe, mutuuze munnabwe Antony Kavuma akubiddwa amasanyalaze nafiirawo. Kigambibwa nti Kavuma abadde asika amasanyalaze okuva ku kikondo, agayingize mu kibanda...
Police ye Bugiri ekutte abasajja 3 ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku kuttibwa kw'omulambuzi w'amasomero mu district eyo Kazungu David Tenywa. Omulambogwe gusangiddwa mu kabuyonjo ku faamuye. Omwogezi wa police...