President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni era nga ye mudduumizi w'amagye owokuntikko alangiridde nti abajaasi b'eggye ly'eggwanga erya UPDF abawera 54 bebattibwa, mu bulumbaganyi obwakoleddwa ku nkambi y'amagye g'omukago gwa...
Police n'abakulembeze mu Lusanja ekisangibwa mu Town Council ye Kasangati mu Wakiso baggalidde abantu 4, basangiddwa n’ebinyonyi bi Kalooli 15 ebiramu nga babisibye mu buveera. Abakwate kuliko Masika Herbert, Mwinguzi...
Olwaleero n 3 June,2023 giweze emyaka 138 bukyanga bajulizi ba Uganda battibwa nabookebwa e Namugongo nga bafiirira eddini. Abajulizi abattibwa baali wakati w'emyaka 12 ne 50 egy'obukulu, wabula abaali basinga...
Obukadde bwa shs 150 bwebwabbiddwa abanyazi mu mudumu gwe mmundu mu dduuka lya mobile money ne cente agent mu kibuga Kaliisizo mu district ye Rakai. Obunyazi buno bwabaddewo kiro ku...
Abantu bataano bebafiriddewo ate abalala 24 nebasigala nga banyiga biwundu mu kabanje akaguddewo mu bitundu bye Migyera ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu Akabenje kabaddemu mmotoka ssatu okuli...
Kooti eragidde Kampuni ekola kukuziika abafudde eya Uganda Funeral Services Limited okuliyirira munnansi wa Buyindi Hirani Manji Kanji obukadde bwa shs 261, olw'emmotoka ya kampuni eno okumukoona. Nga 21st December...
Kyaddaaki Government eddukidde mu kkooti ensukkulumu ng'ewakanya ekya kkooti etaputa semateeka gyebuvuddeko okulangirira nti okulima, okusuubula n'okukozesa ekirime ky’enjaga n’amayirungi mu ggwanga nti ssi musango nti kubanga tewali tteeka libikugira....