• Latest
  • Trending
  • All
Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

April 17, 2026

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

by Namubiru Juliet
April 17, 2026
in BUGANDA
0 0
0
Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Nnaabagereka Sylvia Nnagginda asabye abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe, ate era babayigiriza nookulikuuma.
Nnaabagereka aby’ogeredde mu Lubiri e Mengo bwabadde yeetabye mu Kujaguza olunaku lw’abaana mu Buganda.
Olunaku luno lutambulidde ku mulamwa ogugamba nti Okunnyikiza Obumu n’Okukuuma eddembe ly’abaana okuzza Buganda ku ntikko.
Mu ngeri yeemu Nnaabagereka asabye abaana okwewala okukozesa eddembe lyabwe mu ngeri etyoboola abalala.
Nnaabagereka era asabye abazadde okutumbula Obumu  n’okwewala obutabanguko mu Maka kubanga Bulaga abaana ekifaananyi ekibi n’okubateeka mu mbeera ey’okwennyika.
Asabye abaana okufaayo okuzuula nookukuza ebitone byabwe wabula nga n’obuntu bulamu tebabusudde.
Minister wa Buganda owa Bulungi bwa nsi n’ekikula ky’abantu owekitiibwa Mariam Mayanja Nkalubo Nnassejje asabye abazadde okukomya okweyisa mu ngeri etali y’abuvunaanyizibwa mu maaso g’abaana.

Akulira ekitongole ky’abakyala n’abaana mu Kyaggwe era nga y’abadde Ssentebe w’akakiiko akategese omukolo ogwo Nakafu Esther yeebazizza maama Nabagereka olwokulwanirira e ddembe ly’abaana.

Asabye abazadde okuyigiriza abaana okukola emirimu egivaamu ssente kibawonye okugwa mu butego bwa ba ssedduvutto ababalimbalimba n’obusente nebafundikira nga gabafunyisizza embuto n’okubawereba ebirwadde.
Abayizi abetabye ku Mukolo guno nga bakulembeddwamu Nantege Emily okuva ku Ssomero King’s Kids learning Centre Kyaggwe, bagambye nti buvunnaanyizibwa bwa buli muntu okukuuma eddembe lya baana.
Abayizi okuva mu masaza ag’enjawulo boolesezza ebitone mu kuyimba n’amazina mu lubiri e Mmengo ku lunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026
Omukolo guno gwetabiddwako ba minister ba Buganda, Ssaabawolerereza wa Buganda Christopher Bwanika, minister w’ebyenjigiriza n’ebyobulamu era ne wofiisi ya Nnaabagereka Owek. Cotilda Nakate Kikomeko, abaami ba Masaza Okubadde Kayima ne Kasujju, Omukubiriza w’olukiiko Lwa bataka abakulu ab’obusolya Nnamwama Kizito Augustine Mutumba abaana okuva mu masomero agenjawulo naabala.
Bisakiddwa: Ssekajjiijja Augustus
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist