District ye Mpigi erina Amasomero 110 aga primary agayambibwaako government, amasomero 70 gali bubi ebizimbe bikaddiye nnyo binaatera okugwa. Omulambuzi omukulu ow'amasomero mu district ye Mpigi Katongole Gerald alangiridde nti...
Enteekateeka ya government ey'okuteeka digital number plates mu bidduka etandise okussibwa mu nkola, etandise n'emmtoka za government. Enkola eno eya Intelligent Transport Monitoring system agenda kuteekebwa mu bidduka byonna...
Radio ya Buganda CBS yegasse ku bitongole, kampuni n'abantu abalala abawaddeyo ensimbi okudduukirira enteekateeka y'embaga ya Kyabazinga Isse Bantu Kadumbula Gabula Nadiope IV. Kyabazinga wakugattibwa ne Ihne Bantu Jovia Mutesi...
Abaddukanya Bus ya kampuni ya Link ezisabaaza abantu bayimirizza ku mulimu ddereeva wabwe Jjemba Andrew, olw’okulagajalira obulamu bw'abasaabaze, oluvannyuma lw'okukwatibwa ku katambi ng'anyiganyiga essimu ye okumala akaseera, nga bus...
Eggye lya UPDF likakasizza nti liriko bamu ku bayeekera b'akabinja ka ADF berisse, nga bano be bamu kubatta abalambuzi mu kkuumiro ly'ebisolo erya Queen Elizabeth. Abalambuzi abaattibwa baali bagalana abaali...
Ebyentambula bisannyaladde mu gombolola ye Kapeeka ku luguudo oluva e Nakaseke okudda e Mityana , omugga Mayanja guwaguzza amazzi negasalamu ekkubo. Senfuma Moses Sentebe w'egombolola ye Kapeeka ategezza nti amazzi...
Police mu district ye Nakaseke ekutte Rashid Katongole ng'emutebereza okutta mukyalawe Monica Kunihira abadde atemera mugyobukulu 35. Kigambibwa nti Katongole okutta Kunihira amaze ku musanga mu nnimiro yabwe n'omusiguze. Katongole...
Ssabawaabi w'emisango gya government Jane Frances Abodo agyeko emisango gyokukusa n'okutulugunya omwana egibadde givunaanibwa abaagalana 2 nga Bannansi ba America. Kino kiddiridde Mackenzie Leigh Spencer ne bba Nicholas Scott Spencer...
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abadde omusawo omukugu mu kujjanjaba Emitima Dr Aggrey Kiyingi, eyafiira mu Australia. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ng'akiikiriddwa minister w’Olukiiko, Cabinet n’ensonga ez'enkizo mu wofiisi...