Ekibiina kya National Resistance Movement NRM kiwaddeyo obukadde bwa shs 30 mu nteekateeka z'embaga ya Kyabazinga Gabula Nadiope IV, egenda okubeerawo nga 18 November,2023 e Bugembe mu Busoga. Ensimbi...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by'empuliziganya mu ggwanga ki Uganda Communications Commissions (UCC) kirangiridde nsalessale wa nga 12.November, 2023, okusalako ennamba za ssimu zonna ezitali mpandiise ku buli mukutu gwa byampuliziganya. Guno...
Kkooti ento eya City Hall mu Kampala eyimbudde ssentebe wákakiiko kéttaka aka Kampala Land Board Munnamateeka David Balondemu ku kakalu kaayo awoze ng'ava waka emisango gyokwekobaana ne banne abalala 3...
Abantu 9 bafiridde mu kabenje akagudde ku luguddo oluva e Jinja okudda e Iganga mu district ye Mayuge ,motoka ya taxi No. UBE 939H bwetomedde lukululana No. RAC 603Q/1055 ekibadde...
Police mu district ye Mityana ennyuludde emirambo gy'abakozi 3 abaafiiridde mu kinnya ky'ekyuuma ky'emmwanyi ekya Zzigoti coffee factory. Abafudde ye Sseguya Collins 21, Kimbugwe James, ne Mwiyigala Bashir 25. Omwogezi...
Omulamuzi wa Kooti enkulu e Kiboga Joson Karmire awadde ennaku z'omwezi nga 13-December,2023 okuddamu okuwulira omusango gw'abatuuze abasukka mu 1000 abalumiriza ekitongole ekivunanyizibwa ku bibira ekya National Forestry Authority okwonoona...
Abantu 8 basimattuse okufiira mu kabenje k'eryato ku nnyanza Nalubaale mu bizinga bye Buvuma, eryato kwebabadde basaabalira likubiddwa omuyaga ogw'amaanyi engine neekyankalana wakati mu nnyanja. Eryato libadde liva ku mwalo...