Ebyentambula bisannyaladde mu gombolola ye Kapeeka ku luguudo oluva e Nakaseke okudda e Mityana , omugga Mayanja guwaguzza amazzi negasalamu ekkubo.
Senfuma Moses Sentebe w’egombolola ye Kapeeka ategezza nti amazzi wegasalidde wateereddwawo abajaasi okutangira abantu okufunirawo obubenje.
Bisakiddwa: Ssebuliba Julius