Abantu 6 bali ku bitanda mu ddwaliro bapooca, oluvannyuma lw'okulumbibwa enjuki nezibalumaaluma ku kyalo Bupala mu gombolola ye Buyanga mu district ye Bugweri. Zirumbye maka ga Osinde Vicent nezirumaaluma abaana...
Abatuuze ku kyalo Butegana ku luguudo oluva e Buwenge okudda e Matuumu mu district ye Jinja baguddemu ekyekango, Loole No. UAT 313X ebadde edduka obuweewo bwebuseeko omupiira neguyiringita negukuba omwana...
Entiisa ebuutikidde abatuuze be Kijajasi Makondo mu gombolola ye Ndagwe mu district ye Lwengo, omusajja Sharif Ssesanga myaka 34 bwavudde mu mbeera n'akuba omuvubuka Mukasa Joseph 21, ng'amulanga okumubuuza natamuddamu....
Pastor Alosyious Bugingo owa House of Prayer Ministries asimattuse okuttibwa abazigu abasindiridde emmotoka ye amasasi, omukuumiwe Richard Muhumuza gamukutte afiiriddewo. Pastor Bugingo akubiddwa amasasi mu kitundu kye Namungoona mu gombolola...
Kiberu Kizito Kamya ye Muzira mu bazira wa 2023 ow'Entanda ya Buganda 2023. Munna Kabula Kiberu Kizito Kamya eyeddira Emamba Namakakka anywedde akendo mu bazira banne bwebabadde mu Lwokaano. Omuzira...
Abantu 5 bebali mu malwaliro bapooca n'ebisago, baalumbiddwa abatemu mu kiro, ku kyalo Nakasozi Cell mu Kyengera Town Council mu district ye Wakiso. Abantu abalumbiddwa balirwaana b’omubaka Medard Lubega Sseggono....