Abakyala ba Buganda okuva mu masaza 4, Kyadondo, Busiro, Kyaggwe ne Kabula bakiise embuga mu nkola eya Luwalo Lwange nebagula satifikeeti za bukadde 12 mu emitwalo 33 (12,330,000/=) okuwagira emirimu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ngáyogera ku mugenzi Jacob Oulanyah abadde sipiika Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinogaanyizza nti ennyonyi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda...
Katikkiro Charles Peter Mayiga (atudde wansi), ngaali nÓwek. Kaddu Kiberu Ssentebe wólukiiko oluzzaawo amasiro Bya Kato Denis Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti...
Olusirika lw'abakulembeze b'obwakabaka bwa Buganda olukulungudde ennaku essatu ku Nile Hotel e Njeru mu ssaza Kyaggwe lukomekkerezeddwa. Abalwetabyemu bakubiriziddwa okuteeka mu nkola byonna ebikubaganyiziddwako ebirowoozo ku lwÓbulungi bwa Buganda. Lutambulidde...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yayanjudde obubaka obusaasira eggwanga, olwokufiirwa sipiika wa parliament Jacob L'okori Oulanyah, eyavudde mu bulamu bwensi eno. Agambye nti Oulanyah abadde kyakulabirako eri abakulembeze ku...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'aggulawo olusirika lw'abakulembeze ba Buganda Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alagidde abakulembeze ku mitendera gyonna okussaawo obuyiiya obwenjawulo,okutuukiriza byonna ebibadde tebinakolebwa...
Sipiika w'olukiiko lwa Buganda Owek.Luwaga Mugumbule ng'assa bendera ya Buganda ku sanduuko Katikkiro Charles Peter Mayiga nga yekaliriza ekifaananyi kya Namasole Abalabirizi nga batuuka ku lutikko Nabagereka Sylivia Nagginda abaddeyo...