Omubiri gwa Namasole Siwoza mu lutikko e Namirembe Bya Davis Ddungu Omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Ssiwoza, guterekeddwa ku kyalo Kyaliwajjala mu municipaali ye Kira mu district ye Wakiso. Namasole...
Ssabaganzi Emmanuel Ssekitooleko (akutte akazindaalo) ng'ayogera ku byafaayo by'omugenzi. (Katikkiro Mayiga abaddewo atudde ku ntebe ya langi ya Bbulu) Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, atenderezza emirimu gyabadde Namasole Margaret...
Namasole Rebecca Zirimbuga Musoke eyasikira Namasole Sarah Nalule Kisosonkole eyazaala Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II Bya Joseph Lukyamuzi Wadde nga ba Namasole baatiibwa nga nnyo olwokulabika nga abatasalikako musale nga...
Ttiimu y'essaza Buweekula eyongedde okulaga amaanyi mu mpaka za masaza ga Buganda eziyindira ku FUFA Technical Center e Njeru mu ssaza Kyaggwe, ekubye Mawogola goolo 2-1 n'ekulembera ekibinja Muganzirwazza. Goolo...
Abaami ab'amasaza nga bali ne minisita Joseph Kawuki (ow'okuna mu maaso okuva ku ddyo) nga bakomekkerezza olusirika lwabwe Abaami ab'amasaza ga Buganda balonze olukiiko olujja olubakulembera ku kisanja kya myaka...
Minisita w'obuwangwa Owek.Kiwalabye Male ng'aggalawo omusomo Okunoonyereza okwakoleddwa obwakabaka bwa Buganda okuyita ministry y'ekikula ky'abantu neby'obulamu nga bali wamu ne Ministry y'ekikula ky'abantu mu gwanga ne Ssetendekero wa Makerere kulaga...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'annyonyola ku nteekateeka Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekateeka ezókutereka omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Siwoza eyazaamye. Mu nteekateeka efulumiziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, omubiri...