Nabagereka Sylivia Naginda Bya Ddungu Davis Nabagereka Sylvia Naginda atemye evvunike ku pulojekiti y'okuzimba ekizimbe ky'ekkanisa ya St. Stephens Church of Uganda esangibwa e Kireka. Ekizimbe...
Okuva ku kkono, omumyuka wa supreme Mufti sheik Shaban Ntanda, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,supreme mufti sheik Muhammad Shaban Galabuzi,omumyuka asooka owa Katikkiro Owek.Twaha Kawaase,omumyuka...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akalaatidde abazadde okumanyisa abaana baabwe nga bakyali bato,nti mulimu gwabwe okukuuma n’okutaasa Namulondo ate nókubakulizamu omutima gwa Buganda ogutafa. Katikkiro bino abyogeredde mu Bulange...
Bya Mugerwa Charles Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde bakulembeze ba parliament abaggya okuli Sipiika Anita Among n'omumyuka we Thomas Tayebwa, okusoosoowaza ensonga eziruma bannansi baleme kukulembeza za bantu...
Bya Mugerwa Charles Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awaddeyo obubaka bwa Buganda obukungubagira abadde sipiika wa parliament Jacob Oulanyah,mu nteekateeka eyakoleddwa ey'okukungubagira omugenzi ku parliament. Katikkiro atambudde ne minister...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'ayaniriza Ssaabalamuzi Alfonse Owiny Dollo nga yakatuuka mu Bulange e Mengo Ssaabalamuzi wa Uganda Alfonse Owiny Dollo akiise embuga ku Bulange e...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambula balimi b'emmwanyi mu ssaza Busujju mu nteekateeka eya mmwanyi terimba,n'okwongera okubazzaamu essuubi obutaddiriza mu mirimu gyebakola. Katikkiro okulambula kuno akutandikidde mu maka ga...