Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye ekizimbe galikwooleka ekisomerwamu Abayizi Abasawo kibbulwe mu Mannya ge, Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II Complex , ekisangibwa ku ttendekero ly’Abasawo erya International Paramedical...
Bannabyamisinde aba Kampala Hash Harriers batolontose emisinde gyabwe egibeerawo buli mwaka, ng'emu ku nteekateeka z'okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. Emisinde gino egiddukiddwa nga 20 April,2026 gisimbuddwa...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye nakyalira ku Mutaka Nadduli Kibaale, amusanze mu Makaage agasangibwa ku kyalo Nakukuba mu Division ye Gombe mu ssaza Kyaddondo. Omuteregga Nnantalinnyamukateebe mu Maka...
Nnaabagereka Sylvia Nnagginda asabye abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe, ate era babayigiriza nookulikuuma. Nnaabagereka aby'ogeredde mu Lubiri e Mengo bwabadde yeetabye mu Kujaguza olunaku lw'abaana mu Buganda. Olunaku luno lutambulidde...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza abakulembeze abakwanaganya ennono za Buganda mu Ankole ne Kigezi ,okuyamba ennyo abantu b'Omutanda obutava ku Buwangwa n'Ennono , nga bannyikiza Olulimi lwabwe wadde...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abavubuka okwetoloola Uganda okwenyumiriza mu Buwangwa bwabwe n'Ennono, mu Kifo kyokulowooleza mu kulwanagana. Abadde ayogerako eri abayizi abegattira ku kibiina kya Baganda Nkobazambogo...
Libadde ssanyu jjereere ku eklesia ya Nicholas e Namungoona, Obuganda gyebukuηaanidde okujaguza n'okwebaza Katonda, olw'amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Magulunnyondo Ronald Muwenda Mutebi II age 71. Okusaba kukulembeddwamu Ssabasumba Jeronymos Muzeeyi,...