• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza ebbago ly’Etteeka 2026 eriwa Uganda Obwetengereze Protection of sovereignty Bill 2026 okuyisibwa nga bweriri – lyakukosa ebyenfuna bya bannansi n’eggwanga lyonna

Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza ebbago ly’Etteeka 2026 eriwa Uganda Obwetengereze Protection of sovereignty Bill 2026 okuyisibwa nga bweriri – lyakukosa ebyenfuna bya bannansi n’eggwanga lyonna

April 30, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza ebbago ly’Etteeka 2026 eriwa Uganda Obwetengereze Protection of sovereignty Bill 2026 okuyisibwa nga bweriri – lyakukosa ebyenfuna bya bannansi n’eggwanga lyonna

by Namubiru Juliet
April 30, 2026
in BUGANDA
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza ebbago ly’Etteeka 2026 eriwa Uganda Obwetengereze Protection of sovereignty Bill 2026 okuyisibwa nga bweriri – lyakukosa ebyenfuna bya bannansi n’eggwanga lyonna
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza Ebbago ly’Etteeka eriwa Uganda Obwetengereze, erimanyiddwa nga Protection of sovereignty Bill 2026, singa liyisibwa nga terikoleddwamu nnoongosereza  nti lya bulabe nnyo eri ensi Buganda ne Uganda eya wamu.

Bwabadde ayogerako eri bannamawulire mu Bulange e Mengo, Ssaabawolereza w’Obwakabaka Owek.Christopher Bwanika ategeezezza nti okuwakanya etteeka lino tekyesigamiziddwa ku ludda mu by’obufuzi, wabula okulaga nti Obwakabaka bulina obwetengereze okunoonya obuvujjirizi obwenjawulo okuva mu mikwano gyabwo ebweru wa Uganda, abantu baabwo okuva ebweru wa Uganda ne munsi yonna.

Owek Bwanika agambye nti ebimu ku birowoozo Obwakabaka byebwawaddeyo ku bbago lino byakiraze mu lwatu, nti Abaganda ne banna Uganda abali ebweru wa Uganda bakwasizaako government mu kutumbula Ebyobulamu, Ebyenjigiriza n’Enkulaakulana endala, byagambye nti byoolekedde okusaanawo ng’abantu n’ebitongole batya okuweereza ensimbi okuva e bunaayira.

Owek Bwanika agambye nti ebbago lino teriggyayo kigendererwa bantu kyebaagala ku bwetengereze bw’eggwanga,  kuba likosa eddembe ly’Obuntu , Ebyenfuna  by’abantu n’eggwanga, era nti ligenda kuttattana enkola ya Mwoyo gwa ggwanga  Demokulaasiya.

Obwakabaka buwabudde nti obumu ku buwaayiro obuli mu bbago lino bulagira abantu okwanika ebyama by’abwe ,naddala mu by’ensimbi ekintu ekinyigiriza ennyo.

Minister avunaanyizibwa ku Kabinenti, Olukiiko ne wofiisi ya Katikkiro Owek.Noah Kiyimba, asabye government obutateeka bya bufuzi mu nsonga eno, nti kubanga ereese okwennyamira mu mitima gya bannauganda abali mu mawanga amalala, olw’etteeka lino okubooleka ng’Abagwira abatali bannauganda, so nga nabo balina enkulaakulana gyebatadde mu ggwanga lyabwe ,omuli okuzimba ebizimbe n’okulaakulanya ewabwe gye basibuka n’okulabirira abantu babwe ku nsimbi zebakola mu mawanga amalala.

Abantu abenjawulo n’Ebitongole ababadde bayitibwa mu kakiiko ka parliament akekeneenya ebbago lino, batutteyo ebirowoozo ebisimbira ekkuuli ebbago lino.

Abakulu okuva mu banka ya Uganda enkulu abaakulembeddwaamu Governor waayo Michael Ating Ego ne Inter religious council of Uganda baawakanyizza ebbago lino, nga bagamba ssinga lifuulibwa etteeka, lyakukosa nnyo Uganda mu byenfuna.

Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist