Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ku misinde gy'amazaalibwa ge age 71, ng'aliko byalengeza Nnaabagereka Sylivia Nagginda Ssaabasajja Kabaka Ronadl Muwenda Mutebi...
Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abavubuka okwewala okusiiwuka empisa nga bali ku mikolo gya Buganda ng’okwanjula, ne mu bitundu ebirala gyebabeera. Obubaka buno abutisse Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda Owek Patrick...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okusimbula abaddusi abagenda okwetaba mu kudduka emisinde gy’amazaalibwa ge mu Lubiri e Mengo Ku Sunday eno nga 12 April,2026. Obubaka buno bwanjuddwa Katikkiro...
Obwakabaka bwa Buganda bukubirizza Abayizi ku mitendera egyenjawulo okwekuuma nga balamu bulungi, basobole okukola eby ebinaabagasa gye bujja era ebitwala Buganda mu maaso. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abafalaasidde...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza Ambulance ezigenda okukozesebwa mu misinde gy'amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka eginaddukibwa ku Ssande nga 12 Kafuumuulampawu (April),2026 mu Lubiri e Mmengo. Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro Owek. Robert...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naaweereza abantu be obubaka bw'Amazuukira ga Yesu Kristu obwa 2026. Beene asabye olunaku luno lujjukize buli muntu omukwano n'obusaasizi Katonda by'alina eri abantu...
Olusirika lw'abakulembeze ba Buganda olw'omwaka 2026 luyindira ku Muteesa I Royal University e Kakeeka Mengo. Essira ly'omwaka guno liteekeddwa ku nteekateeka eya 'Situla omutindo', eyatongozebwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asisinkanye ba ssenkulu b'ebitongole bya Buganda mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka, okubalambika ku ntambuza y'emirimu. Babadde ku kitebe ky'ebyobulambuzi mu Buganda e Mengo....
Abayizi mu masomero n’amatendekero ga Buganda nga geegattiddwako amasomero ag'obwannannyini banywanyi ga Buganda bakiise embuga mu nkola ya Luwalo Lwaffe (Tondeka mu Luwalo) n’ettu ly'ensimbi obukadde bwa shs 92 n’omusobyo....