Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akommyeewo okuva ggwanga lya America ,gyabadde asisinkanidde abantu ba Kabaka abawangaalira mu America ne Canada. Katikkiro nga yakatuuka ku kisaawe e Ntebbe, ategeezezza nti...
Ekitongole ky'Obwakabaka eky'ettaka ki Buganda Land Board kyanirizza enteekateeka eyakoleddwa ekitingole kya KCCA okukomyaawo erimu ku ttaka ly'Obwakabaka eribadde mu mikono gya government nga libadde likyaddukanyizibwa ekotongole ki KCCA Parliament ...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aggaddewo Ttabamiruka wa Buganda Bumu North American Convention ow'omulundi ogwe 10 mu Kibuga Boston ekya America. Katikkiro yebazizza abantu ba Kabaka olw'Obujjumbize eri ensonga...
Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye emirimu egikolebwa abaami be ku mitendera egy’enjawulo mu Canada ne mu America, n’ebitundu byÉnsi ebirala. Mu bubaka Maasomooji bw’atisse Katikkiro...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atuuse mu Kibuga Boston mu America gyagenda okwetaba mu lukuηaana olutaba abantu ba Kabaka olwa Buganda Bumu North American Convention 2025. Katikkiro wa Buganda...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asitudde, ayolekedde America mu kibuga Boston okusisinkana abantu ba Kabaka abawangaalira mu America ne Canada mu lukuηaana lwa Buganda Bumu North American Convention, olutandika...
Ekitongole kya Buganda ki Enkuluze kisse omukago ne Centery bank okusiimba emiti mu lubiri lwa Kabaka olwe Nkoni mu ssaza Buddu. Ebika by'emiti ebyenjawulo bigenda kusimbibwa era birambibweko amannya gaabyo...