Nambaziira Joan ow'essaza lya Buluuli yaawangidde empaka za Miss tourism Buganda ez'omwaka guno 2025, alangiriddwa ku Ssaawa munaana ez'ekiro, n'akwasibwa ne Kapyata w'emmotoka gy'agambye nti egenda kusitula nnyo Obulamubwe. Omwami...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Abavubuka mu Masomero n'Amatendekero okukulemberamu kaweefube w'Okutaasa Obutondebwensi nga bajjumbira emirimu gya Bulungibwansi. Katikkiro abadde atongoza Omusomo gw'Abavubuka ba Buganda, olugenderera okutaasa Obutondebwensi,...
Ab’ekitongole kya government ekivunaanyizibwa ku kugaba Endagamuntu basiibye mu Bulange e Mengo okuwandiisa abaweereza mu bitongole bya Buganda n’okuzza obuggya endagamuntu zaabwe mu nteekateeka empya ey’okuzitereeza n’okwongeramu “obukuumi” Bakulembeddwamu avunaanyizibwa...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abavubuka abegwanyiza ebyobufuzi okusooka okuweereza Ssaabasajja, olwo batuuke mu bifo byebetaaga nga bakuguse, mu kifo kyÓkululunkanira ebyenfuna ebiggira ku byobufuzi. Katikkiro abadde ku...