Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akomekkerezza olugendo lwe olubaddemu okutongoza olukungaana lw'Abantu ba Kabaka mu Bulaaya ,olumanyiddwa nga Buganda Bumu European convention olwomwaaka guno 2024. Bwabadde akomekkereza olugendo luno...
Read moreKatikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atuuzizza Omwami wa Kabaka e Bungereza ne Ireland Owek. Godfrey Kibuuka n'Abamyuka be. Omukolo gubadde mu kibuga London. Katikkiro abakubirizza okuweereza n'obuvumu, nga bakulembeza...
Read moreOlukungaana lwa Buganda Bumu Europe Convention olubumbujjira mu Bungereza mu Kibuga London lugguddwawo, n’okusaba okwenjawulo eri abantu ba Kabaka mu Bulaaya okwettanira okusiga ensimbi mu bintu ebyenjawulo. Bwabadde aggulawo olukungaana...
Read moreSsabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye natuma Omulangira Jjunju Crispin Kiweewa mu Ssaza New England Boston mu USA okutongoza ettabi lya Kabaka Foundation Boston Chapter awamu n'okutuuza Bboodi egenda...
Read moreKatikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga neba Minister okuva mu Bwakabaka basitudde ku Kisaawe Entebbe okwolekera Bungereza gyebagenze okutongoza Ttabamiruka wa Buganda Bumu Europe Convention, asookedde ddala ku lukaalu lwa...
Read moreEkitongole kya Buganda eky'eby'obulambuzi ki Buganda Heritage and Tourism Board kifulumizza engereka y'ebisale by'ensimbi ebigenda okusasulwa abalambuzi abagenda okulambula amasiro g'e Kasubi. Amasiro ge Kasubi gali ku bifo eby'enkizo eby'ebyobulambuzi...
Read moreKatikkiro wa Buganda Charles Peter ng'ali wamu ne baminister ba Buganda bakyaliddeko Professor Gordon Wavamunno nebamwebaza okubeera musajja wa Kabaka ataseseetuuka ku nsonga zonna ezikwata ku Bwakabaka. Bamukyalidde mu Makage...
Read moreAbantu ba Beene mu Ssaza Kabula babugaanye essanyu Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II bw'asiimye n'abalambulako. Beene asiimye nabuuza ku baana abato mu kitundu kino. Nnyininsi Sseggwanga...
Read moreObwakabaka bwa Buganda nga buyita mu ministry ya government ez'ebitundu, bufulumizza ekitabo ekirambika ebikwata mu masaza ga Buganda gonna, kituumiddwa Buganda Eggumidde ekirooto kya Kabaka Kintu. Ekitabo kino kirimu ensenga...
Read moreOmutaka Ssebuganda Namuguzi, omukulu w'ekika kye Mpologoma abbulukuse oluvannyuma lw'okutereka omubuze. Omutaka Lukanga Erukaana, asumikibbwa Jjajjaawe Owessiga Ssegamwenge, Anthony Muyigwa, era n'ayanjulwa Katikkiro w'ekika Omutaka Kireega, Patrick Kisekka Ddungu,...
Read more