Government ya Uganda emaliridde okuddamu okuwozesa abantu ba bulijjo mu Kkooti z'amagye, olukiiko lwa baminister bwe luyisiza enongosereeza mu tteeka...
Abakulembeze mu district eyé Wakiso bazikubyeemu nezaaka ku nsonga yékibira kyé Ggunda ekisangibwa mu Katabi Town Council ekifuuse Ndibassa, ekigambibwa...
Bannassingo beeziribanze nga beeyanza Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II olwókusiima nábagonnomolako ekirabo ssemalabo ekyéddwaaliro, ngékirabo kyáwadde...
Abeepisikoopi ba Eklezia Katulika mu Uganda bafulumizza ekiwandiiko kya miko 39 mwebalambikidde ensonga 14 zebaalabye nga zeetaaga abakkiriza, government ne...
Police yakakwata abantu 29 abateeberezebwa okukkakana ku musirikale wa police PC Chemonges Sulaiman nebamukuba nebamutta mu district ye Ibanda. Chemonges...