Omuwanika wa Buganda era nga ye mumyuka owookubiri ow'Obwakabaka bwa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsibirwa ayanjudde embalirira y'Obwakabaka bwa Buganda...
Government ya Uganda ekola butaweera okuzaawo enkolagana yaayo ne government ya German ,eyali yafunamu enjatika, oluvannyuma ly'amaggye ga Uganda okulaangimirira...
Nambaziira Joan ow'essaza lya Buluuli yaawangidde empaka za Miss tourism Buganda ez'omwaka guno 2025, alangiriddwa ku Ssaawa munaana ez'ekiro, n'akwasibwa...
Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF, kironze ddiifiri munnauganda omukazi Shamirah Nabadda, nga omu ku baddifiri abagenda okulamula...
Bannabitone ne mikwano gy'omugenzi Paul Kato Lubwama bategese ekyoto ekyenjawulo okumujjukira. Kato Lubwama yawezezza emyaka 2 bukyanga ava mu bulamu...