Ssabalabirizi Kazimba Mugalu ng'ali n'abalenzi ababadde mu musomo Ssabalabirizi w’ekanisa ya Uganda The most Rev. Dr. Samuel Stephen Kazimba Mugalu Mboowa, alangiridde enteekateeka y'ekkanisa ya Uganda, enagobererwa okuyambako okuteekateeka omwana...
President Museven n'abakungu abalala beyasisinkanye ku nsonga za south Sudan Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Museveni Tibuhaburwa awolerezza eky'okutwala abajaasi ba UPDF mu Democratic Republic of Congo, okulwanyisa abatujju ba ADF n'agamba...
Munnamateeka Shamim Malende (wakati ataddeko mask) ng'annyonyola abawagizi b'omubaka ebivudde mu kooti Omubaka wa Kawempe North Muhammad Sseggirinya egimu ku misango egimuvunaanibwa kooti egitoowoleddeko, wabula takkiriziddwa kuyimbulwa kuva mu nkomyo....
Ssabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank eya China, okugaziya ekisaawe ky'ennyonyi ekya Entebbe International Airport nti...
Omubaka Rukaari (ali ku ddyo) nga yennyonyolako mu kakiiko ka COSASE Akakiiko ka palamenti akalondoolo ebitongole bya gavumenti aka COSASE akakulirwa Joel Ssenyonyi kagenda mu maaso n'okukunya abakungu ba gavumenti...
Ababaka nga bayambako amyuka sipiika okusala keeki Ababaka bakabondo ka NRM mu parliament nga bakulembeddwamu nampala wa government Thomas Tayebwa leero bayozayozezza omumyuka wa sipiika wa parliament Anita Among olwokutuuka...
Minister Haruna Kasolo ng'asomesa abe Butambala emyooga Bya Ddungu Davis Ekitongole ekivunanyizibwa ku nsimbi z’okukulakulanya abantu ekya Micro Finance Support Center, kitandise okulondoola n'okusomesa abantu mu bibiina ebyenjawulo abaawebwa ssente...
Gas cylinder ebwatuse bwefaanana Abantu abatannakakasibwa muwendo bafiiridde mu kubwatuka kwa gas cylinder mu kibuga Mbarara. Ekintu kino kibwatukidde mu katundu akayitibwa Kizungu Zone mu Kibuga Mbarara, okumpi ne Agip...