Felix Adupa (akutte omuzindaalo) ye president w'ekibiina kyabwe kya transformers carders association Uganda, ng'ayogerako eri ab'amawulire Bannakibiina kya NRM betaaga obuwumbi bwa shilling busatu (shs...
Gilbert Oulanyah omubaka wa Kilak South era Ssaabawandiisi wa Acholi parliamentary group Ababaka ba parliament abava mu kitundu kya Acholi bakalambidde, bagala government esooke efulumye...
Abadde sipiika Jacob L'okeri Oulanyah Ababaka ba parliament batandise kakuyege w’okunoonya anadda mu ntebe ya sipiika wa parliament, oluvannyuma lw’abadde sipiika Jacob Oulanyah okufa. Wabula mu...
Omwogezi wa poliisi mu wamala region Racheal Kawala Abasirikale ba poliisi babiri ababadde ku mirimu gyabwe ku kyalo Ssebboggo mu gombolola ye Ssekanyonyi mu district ye Mityana, okubadde Cop Alfred...
Akawuka ka covid 19 Omukago ogutaba amawanga ga ssemazinga Africa ogwa African Union gukangudde ku ddoboozi, gulagidde amawanga ga Africa agaabadde gataddewo envumbo ku bantu abava mu South Africa n'ensi...
Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano Luke Oweyisigire Enkumi n'enkumi za Bodaboda mu Kampala n'ebitundu ebirala zoolekedde okutundibwa ku nnyondo, nga kalunsambulira ava ku banyinizo obutazinonayo ku bitebe bya...
Omulabirizi John Wilson Nandaah Bya Davis Ddungu Omulabirizi Rt .Rev. John Wilson Nandaah atuuziddwa ng'omulabirizi w'e Mbale ow'omunaana mu lutuula olw'enjawulo olubadde ku lutikko ya St. Andrew’s Cathedral e Mbale,...
Minisita Acheng (ow'okusatu ku ddyo) ng'akwasibwa eddagala erigema covid, abadde ne Dr.Diana Atwine n'akulira NMS Moses Kamabaale Alipoota ya minisitule ku Covid 19 nga bweyimiridde leero ku byakebereddwa olunaku lwajjo...