Erimu ku masomero agayooyooteddwa nga getegekera okuggulawo.St.Leonard Ss liri Gomba Ministry ye byenjigiriza ekyusizza ennaku z’okuggulawo amasomero, gakuggulwawo nga January 10 omwaka ogujja 2022, sso si nga 3 January 2022....
Abamu ku bakulembeze b'abasawo abaasisinkanye president Museven Abasawo nga bayita mu kibiina ekibagatta ki Uganda Medical Association bakalambidde nti ssibakuyimiriza keedimo kabwe akamaze kati ennaku ssatu, okutuusa ng'omukulembeze w'eggwanga ebisuubizo...
Ng'omuwala atunda emijoozi e Mengo ku JP car wash services Ng’esigadde ennaku 5 zokka okutuuka ku misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka egyokubaawo ku Sunday eno nga 28 Museenene, ebbugumu n'ebifo ewatundibwa...
Katikkiro Charles Peter Mayiga wakati, ne Owek Kawuki n'abamu ku bantu abaleese oluwalo Obwa Kabaka bwa Buganda bwongedde okulambika ku bikwata ku kitongole ekivunaanyizibwa ku by'ettaka ki Buganda Land Board...
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven...