Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven...
Embeera n’okutuusa kati ya bunkenke oluvannyuma lw’ebiteeberezebwa okubeera bbomu okubwatu mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala. Embeera n’okutuusa kati ya bunkenke oluvannyuma lw’ebiteeberezebwa okubeera bbomu okubwatu mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala.Ebibwatuse...
Omumyuuka w'omukubiriza w'olukiiko lw'eggwanga olukulu Anita Among agambye nti agenda kutondawo akakiiko ak'enjawulo kanoonyereze ku nsonga y'omubaka Yona Musinguzi mwalumiririza Dr Monica Musenero nti yawuwuttanya ensimbi ezisoba mu buwumbi 70...
Bus ya Gate Way namba UAU 926/U ebadde eva e Kampala okudda e Kabaale ekutte omuliro n'ebengeya e Kampiringisa ku luguudo lw'emasaka mu District ye Mpigi. Abasaabaze bonna basimattuse naye...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, avumiridde obwassemugayaavu obuli mu ba RDC. President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa, avumiridde obwassemugayaavu obuli mu ba RDC abalemererwa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe, olwo essira nebalissa mukulwanyisa...
Abuuse ekikomera n'agwa mu maka g'omubaka omukyala ow'e Ssembabule Mary Begumisa akwatiddwa. Poliisi e Ssembabule ekutte omuvubuka Swaibu Kanyama agambibwa nti ku ssaawa ttaano ez'ekiro ekikeesezza leero abuuse ekikomera n'agwa...