Dr.Jane Ruth Aceng minister w'ebyobulamu Government etadde obuwumbi 280 mu mbalirira y'omwaka gwebyensimbi ogujja 2022/2023 okwongeza emisaala gy'abasawo abemitendera egyenjawulo. Minister w'ebyobulamu Dr Jane Ruth Aceng...
Abakulembeze b'abasawo mu lukungaana lwa bannamawulire e Mulago Abasawo abegatira mu kibiina kyabwe ekya Uganda Medical Association (UMA) bennyamidde olwa government okuyimiriza abasawo ababadde baawanndiisibwa okujanjaba...
Abasibe abafunye akabenje nga bakatuusibwa mu ddwaliro e Lyantonde Abasibe babiri bafiiridde mu kabenje akagudde mu district ye Lyantonde, n'abalala baddusiddwa mu malwaliro ng'abasinga bali mu mbeera mbi. Abafudde ye...