Minisita Acheng (ow'okusatu ku ddyo) ng'akwasibwa eddagala erigema covid, abadde ne Dr.Diana Atwine n'akulira NMS Moses Kamabaale Alipoota ya minisitule ku Covid 19 nga bweyimiridde leero ku byakebereddwa olunaku lwajjo...
Minisita Jane Ruth Acheng ng'atongoza Enkola ya 'TIME UP HIV Bya Davis Ddungu Ministry y'eby'obulamu mu Uganda n'ekitongole kya America ekivujjirira eby'obulamu ekya USAID, batongozza kawefube atuumiddwa "Time Up HIV",...
Ministry y'eby'obulamu egumizza bannauganda nti akawuka ka covid 19 akakeeyubula akaatuumiddwa Omicron nti tekanatuuka mu Uganda, wabula nti abantu balina okujjumbira okwegemesa, nti kubanga eddagala eryo sisobola bulungi okukakendeeza amaanyi...
Ekitongole ky'ensi yonna eky'ebyobulamu ki World Health Organisation WHO kituumye akawuka ka Corona Virus akapya "Omicron soma Omikuloni". WHO egamba nti kano akaasookedde mu nsi ya South Africa kakambwe nnyo...
Mu bifaananyi abalwadde nga basimbye ennyiriri mu ddwaliro lya kisenyi mu Kampala Bya Davis Ddungu Emirimu jisangaladde mu malwaliro ga gavumenti enkya ya leero, abasawo mu kibiina ekibata ekya Uganda...