Leero ennaku z'omwezi ziri 25 April, 2023 lunaku lwakujjukira n'okwefumiitiriza ku musujja oguleetebwa ensiri. Emikolo gy'omwaka guno gikwatiddwa mu district ye Bugiri wakati mu kutongoza okugaba obutimba omulundi ogwokuna, era...
Ab'obuyinza e Bugiri bakutte omusajja Nsaiga Richard asangiddwa ne'ddagala Lya government mu makaage. Omwogezi wa police mu kitundu ekya Busoga East SP Nandaula Diana agambye nti Nsaiga bamusanze ne box...
Ekitongole kya Korea Foundation for International Health KOFIH, kiwaddeyo entambula y'obugaali ne pikipiki okusitula eby'obulamu mu bitundu bye Buddu. Ebidduka bino bitongozeddwa Omuteesiteesi omukulu mu minstry y'ebyobulamu Dr Diana Atwine...
Ekitongole kigenda kukulemberwa Omuk. Dr Nassanga Jane Ruth, wakumyukibwa Dr.Abasi Mukyondwa Kabogo. Ba memba abalala abakubye ebirayiro by’okuweereza Obwakabaka okuyita mu kitongole kino, kuliko Ddegeya Ssekyeru, Dr. Nicholas Mugagga, Betty...
Ab'eddwaliro erijanjaba obulwadde bwa Kookolo mu ggwanga erya Uganda Cancer Institute e Mulago balangiridde nti batandise okuwa empereeza z'obujanjabi ez'okukyusa omusaayi gw'abantu abalina obulwadde obwekuusa ku butaffaali bw'omubiri ne musaayi...