Ministry y'ebyobulamu ekakasizza nti Covid19 tanaddamu kubalukawo mu Uganda,wabula banansi baabuddwa okuddukira nga mu malwaliro okwekebeza ekirwadde kino n’omusujja gw’ensiri singa balaba embeera etali yabulijjo mu bulamu bwabwe . Abakulu...
Ekirwadde ky'ebigenge kyeyonyedde okusasaana ku kizinga kye Buyiga ku nnyanja Nalubaale, mu ggombolola ye Kammengo mu district ye Mpigi. Ekirwadde kyeraliikirizza abaayo era kivuddeko abantu abamu okutandika okusenguka. Abatuuze bagamba...
Omusajja ow'emyaka 48 abadde omutuuze mu zooni ye Mukwanga mu town council ye Buwenge mu district ye Jinja, yeyafudde ng'alina obubonero obwefaananyiriza obwa Ebola. Omusajja ono, yabadde atambula naatondoka naagwa...