Okwongera omutindo mu bikolebwa,okukolera awafunda,obwegassi,enkozesa ya sente,okuyigira ku balala n'okufuna obutale,bye bimu ku bisinze okusikiriza abantu abangi abeyiye mu mwoleso gwa CBS PEWOSA. Omwoleso guno gubadde mu Lubiri e Mengo,...
Ssentebe wa Wakiso district ali wakati ng'atuuka mu mwoleso gwa cbs pewosa Abantu abenjawulo abalambudde omwoleso gwa cbs pewosa batenderezza obuyiiya,obwooleeseddwa nebakubiriza abantu buli omu...
Owek.Waggwa Nsibirwa (ow'okubiri okuva ku kkono)ng'alambula omwoleso gwa cbs pewosa Omumyuka owookubiri owa Katikkiro wa Buganda Owek Robert Waggwa Nsibirwa asabye abantu ba Ssabasajja okukozesa...
Paul Migadde agamba nti yabulwako ebyamaguzi bye Bya Lubega Muda Mutabani weyaliko omumyuka wa president era Ssaabaminister wa Uganda owokutaano Dr. Samson Kisekka Mululu, nga ye...
Abaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda...