Abaddukanya emikutu gy'amawulire mu Uganda baagala gavumenti ebakendeereze ku nsimbi za license n'emisoso emirala egiteekebwa ku mikutu gy'amawulire. Bano mu kibiina kyabwe ekya National Association of Broadcasters baabadde mu ttabamiruka...
Mu bifaananyi abalwadde nga basimbye ennyiriri mu ddwaliro lya kisenyi mu Kampala Bya Davis Ddungu Emirimu jisangaladde mu malwaliro ga gavumenti enkya ya leero, abasawo mu kibiina ekibata ekya Uganda...
Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven agambye nti siwakukkiriza bayeekera ba ADF okutabangula eggwanga era nalabula nti abanerema okwewaayo mu mirembe, abeby'okwerinda olunabakwata sibakubattira ku liiso. Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museven...
Poliisi e Kenya eyongedde okumyumyula eby'okwerinda byayo ku nsalo eyawula Uganda ku Kenya e Malaba, nga beekengera abatujju. Kiddiridde obulumbaganyi bwa bbomu obwakoleddwa ku Uganda ku ntandikwa ya ssabbiiti eno...
Ekitongole ekikulembera ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority kyongedde okulabula abakulembeze mu butale mu Kampala okuviira ddala ku by'okusolooza ku basubuuzi empooza okutuusa ng'etteeka erinaalambika enzirukanya y'obutale liyisiddwa. Okuva...
If successful, the amendment would have reversed the several losses the Central Bank has suffered at the hands of businessman Dr Sudhir Ruparelia and his company Meera Investments Ltd. The...
The Minister of Agriculture, Animal Industry and Fisheries, Hon Vincent Ssempijja, has commended the private sector for their contribution to the development of the oil palm sector in Uganda. The...
The chairman Arua Park and Nebbi Park Traders Community Mr. Ahammad Wadri said that as a group, they have decided to render their support to NRM and to the president...