Government eyanjudde enteekateeka ez`okutumbula eby`obusubuuzi n'amakolero mu Uganda, ng`eyitira mu ku kwasizaako bannauganda abasiga kuno ensimbi. Mu nteekateeka zino mulimu okuwa bannauganda ettaka n'okubakendeereza ku misolo, naddala abatandikawo amakokero. Minister...
Government mu butongole etongozezza project mwetadde ssente zegenda okuwola abakyala okwekulakulanya, naye nga ssente zino egenda kuzibawolera ku magoba amatono ddala. Project eno etuumiddwa Grow Enterprises for Women Loan, era ...
Wakiso district egenda kuzimbirwa eddongoserezo lya Kazambi, e Namulonge Busukuma mu Nansana Municipality. Eddoongosezo lino ligenda kuwemmenta obuwumbi bwa shillings obusoba mu 10, nga lyabaweereddwa eggwanga lya South Korea, okuyita...