Amakolero amatonotono agasoba mu 30 gaggaddewo nti okuva government lweyatandiika okussa mu nkola enkola y'okulondoola eby'amaguzi ebissibwako stamps endigito emanyiddwanga digital stamps. Gyebuvuddeko, government ng'eyita mu kitongole ekiwooza ky'omusolo ki...
Ekitongole ky'omusolo ekya Uganda Revenue Authority kyongedde okuyiwa ba mbega ku nsalo ne mu makubo, okwekenneenya abantu ababadde beyongedde okwebalama emisolo, nga bakukusa eby'amaguzi nebiyingira eggwanga. Kigambibwa nti abakukusa eby'amaguzi...
Sugar Corporation of Uganda Ltd abakola sukaali wa Lugazi abatwalibwa kampuni ya Mehta group bawezezza emyaka 100 nga baweereza bannayuganda. Mehta group baddukanya amakolero agawerako okuli, Sugar Corporation of Uganda...
District ye Wakiso etandise okukola ku nteekateeka z'okukulakulanya omwalo gw'e Bugiri landing site ogusangibwa mu town council ye Katabi. Abakulu okuva ku district webatuukidde ku nteekateeka z'okugukulaakulanya, ng'ettaka lyabwe...
Abantu 3 bakwatiddwa mu district ye Nakaseke nga bateberezebwa okubba akabokisi ka mutuuze munaabwe Jamaada Bogere mwabadde atereka ensimbi ze. Baagenze okukabba kiteeberezebwa nti abadde yakaterekamu obukadde bwa shs mwenda...