Police efulumizza enteekateeka egenda okugobererwa mu kugezesa (interviews) abantu abagala okugyegattako, yakumala wiiki namba okwetoloola ebitundu by’eggwanga ebyenjawulo.
Enteekateeka eno etandika nga 06 okutuuka nga 12 May,2024 mu district ezenjawulo.
Police erabudde ku bantu abayinza okwerimbika mu nteekateeka eno omuli ne bannabyabufuzi nebabasaba enguzi nga babasuubizza nti okubayambako okufuna emirimu mu police.#