• Latest
  • Trending
  • All
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

by Namubiru Juliet
April 14, 2026
in Opinions
0 0
0
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027
0
SHARES
22
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olusirika lw’ababaka ba parliament abaakalondebwa bannakibiina ki NRM, n’abatalina bibiina wabula nga bakkiririza mu ndowooza ya NRM olubadde luyindira e Kyankwanzi okumala wiiki nnamba lukkomekerezeddwa.
Yatandika nga 07 April, akomekkerezeddwa 14 April,2026.
Luggaddwawo obukulembeze w’eggwanga era ssentebe w’ekibiina ekyo Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa.
Nga ssentebe w’ekibiina alagidde buli mubaka aweebwe obukadde bwa shs 100 buli omu,nga bayingira parliament eye 12, baleme kwewola nsimbi mu bawozi b’ensimbi abagendererwa okubatwalako ebintu bybawe.
Alagidde nti basooke baweebwe obukadde 20, ate e 80 kyakubaweebwa oluvannyuma.
Olumaze okuggalawo olusirika naabalambuza ffaamu ye eye Kawumu mu district ye Nakaseke, gyasinzidde okubalaga byakolerayo nti nabo bafuneyo eky’okuyiga  bwebaddayo eri abalonzi baabwe babasomese.
Era eyo president Museveni gy’asinzidde naalabula ababaka bano okwewalira ddala ebikolwa eby’okulya enguzi, nti kubanga kanaabakwatako kakubajjuutuka.
President Museveni agambye nti kyannaku nti obukiiko bwa parliament ate obwandirondodde ababbi ate bufumbekeddemu babbi.
Awadde amagezi eri ababaka abaggya babeere bakalabalaba bakwate ababba ensimbi z’eggwanga, sso ssi bbo kubeera miyungagano gy’abbi.
Era alabudde nti nga bweyakwata ababaka abamu gyebuvuddeko, omubaka yenna aneetantala neyenyigira mu bulyi bw’enguzi wakumukwasa mukono gwakyuma
Ttanamiruka wa NRM eno yetobeseemu ensonga nnyingi, nga wewaafubutuse ekirowoozo eky’okwongeza emyaka gy’ekisanja, okuli eky’omukulembeze w’eggwanga, ababaka ba parliament ne government ez’ebitundu nti kyongezebwe okutuuka ku myaka 7 okuva ku 5 kwekiri.
Ababaka era basazeewo nti boodi z’ebitongole bya government byonna zirondebwemu abantu abalina obukugu obutuukana n’emirimu gy’ebitongole ebyo, era ababikulira babeere n’ekkomo ku myaka gyebalina okubikulemberera.
Era bagala emisolo mu internet gikendeezebwe, kisoboze obuyiiza okweyongera omuziizi mu ggwanga, n’abavubuka basobole okwetandikirawo ebintu ebivaamu ensimbi.
Ttanamiruka w’e Kyankwanzi era yetobeseemu abeeyagaliza obwa sipiika okuli Anita Among ne Nobert Mao okweyogerera ebisongovu.
Nobert Mao yadde wa DP, wiiki nnamba agimazeeko ali Kyankwanzi mu lusirika lwa NRM, alyalese aba DP nga batolotooma.
Mu ttanamiruka oyo yoomu,  omukulembeze w’eggwanga atongozza omulimu gw’okuzimba ekizimbe ku bbanguliro lya government lino erya National Leadership Institute Kyankwanzi, ekyabbuddwa mu mutowe era omukwanaganya w’enteekateeka ya Operation Wealth Creation Gen. Caleb Akandwanaho amanyiddwanga General Salim Saleh .
Ekizimbe kino kyatuumiddwa Retired General Caleb Akandwanaho aka Salim Saleh school of Research and Rodney Block, okumweebaza olw’Emirimu gyeyakola mu lutalo lw’ekiyeekera olwaleeta government ya NRM mu buyinza
Ababaka ababadde e Kyankwanzi bakulayizibwa nebanne abalala abebibiina ebirala nga ennaku z’omwezi 13,14 ne 15 ku parliament, bafuuke ababaka abajjuvu aba parliament eye 12.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist