Abatuuze ku kyalo Bulamu mu ggombolola Muduuma mu District ye Mpigi bakkakanye ku bavubukla babiri abateeberezebwa okubba emmotoka ku mukyala abadde avuga ng'ava ku ludda lw'e Mityana ng'adda Kampala, babakubye...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Kasaana Mateete mu district ye Ssembabule abatuuze bagudde ku kinnya omwaziikibwa abaana 5 abazze babuzibwawo Abatuuze nga bali wamu ne police okugwa ku kinnya kino...
Omujaasi wa UPDF Maj Opio Awany afiiridde mu bulumbaganyi bwa bbomu ekubiddwa mu luseregende lwa mmotoka olubadde lutwala ebikozesebwa mu nkambi eziri mu kifo ekyesudde kilomita 70 okuva mu kibuga...
Government erangiridde nti obumulumulu bwonna obubadde busibye enteekateeka y'okussa digital number plates mu bidduka buwedde, era ng'omwaka gwa 2025 wegunaggwerako, zisuubirwa okuba nga zimaze okubunyisibwa mu bidduka byonna. Emmotoka za...