Police e Mubende etandise okunoonyereza ku nfa y’abantu 6 abakubiddwa amasannyalaze e Butawaata mu gombolola ye Kigando mu district ye Mubende bwebabadde bazimba weema y’embaga. Omukaaga abafudde ye; Asaba Godwin...
Abatuuze be Ggangu A ku luguudo lw’e Busaabala mu Makindye Ssaabagabo bagamba nti ekya government okubakolera oluguudo oluyita mu kitundu ekyo, kyekibataasizza omuliro ogubadde gugenda okusanyaawo ebintu byabwe. Omuliro...
Government ya Uganda ne ya South Korea zitadde omukono ku ndagaano, South Korea mwegenda okuwolera Uganda ensimbi obukadde bwa ddoola za America 500, mu shilling ze trillion 1 n'obuwumbi 902...
Government ya Uganda essazeewo okuzimba ebisaawe by'omupiira ebirala ebiri ku mutindo gw'ensi yonna, okuli ekinaazimbibwa e Kakiri mu Wakiso, e Mpigi ne Lugazi nga Uganda yetegekera empaka z'o mupiira...
Abakozi abeera enguudo z'ekibuga Kampala, bagumbye ku kitebe kya KCCA mu Kampala, bagamba nti bawezezza ebbanga lya myezi 6 nga tebasasulwa. Abasirikale ba police bayiiriddwa mu bungi ku kitebe, okubaziyiza...
Abasirikale ba Paapa babaddewo mu bungi Bishop we Nebbi Rev.Raphael P'Mony Wakorach akulembeddemu e missa y'okukuza olunaku lw'abajulizi e Namugongo 2024 [caption...